Kato Lubwama Afunye Ku Buwerrero

0
976

Kkooti ejulirwamu eyimirizza mbagiriwo kkooti ento okuwulira omusango oguvunaanibwa omubaka wa Lubaga South Kato Lubwama nti talina buyigirize bumala kubeera mu paalimenti.
Kkooti yeemu eno era ekakasizza nti munna DP Babirye Kabanda ye mubaka omukyala omutuufu owa district y’e Masaka.