Kiki Ekiremesezza Asidi Mu Bantu

0
732

Kaweefube wa gavumenti owokulaba nga eteeka mu nkola etteeka ly’okulwanyisa enkozesa enkyamu eye birungo ebikozesebwa mu kukola ebyokulwanyisa ebyobutwa kiyite (chemical)atandise n’olukungaana olwenjawulo okwetegereza engeri ebyokulwanyisa bino gyebinaakugirwamu Ebirungo oba chemicals ezisinze okutunuulirwa ye Asidi abangi gwebakozesa okwokya banaabwe mu kifo ky’okumuku7umira mu makolero gyateekebwa mu byuma.