Lumumba Akayidde Abapoliisi

0
1250

Justine Kasule Ssaabawandiisi w’ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM agugumbudde abapoliisi e Kaliro abadda mu kunyeenya emitwe ng’amakokome buli lwebawulira emboozi y’abaana abasobezebwako nebafuna embuto so nga bbo nga poliisi bebalina okulwanyisa obumenyi bw’amateeka.
Lumumba agamba nti abazadde okufumbiza abaana nebanywa omwenge kumpi kusula mu birabo, kiswazizza Busoga era atuuse n’okulangira abeeno okufuuka basedduvu tto.