Lwaki Aba NRM Tebagenze Kyankwanzi

0
596

Obwerende bweyongedde mu kibiina ekiri mu buyinza ki NRM ku ani ayinza okuddira president M7 mu bigere nga sentebe wa NRM mu 2021.
Ensoda enekusifu munda mu NRM zigamba nti sentebe kenyini yeyalemesezza olusirika lwa NRM olwabadde lurina okutuula eKyankwanzi gyebabadde bageenda okukubaganyiza ebirowoozo kunsonga eno.