Makanika Ayiiyizza 'Enyonyi'

0
996

Ku kyalo Bukeeri mu Ggombolola y’e Kabonera – Masaka yewali mwana mulenzi akoze akanyonyi kaagamba nti ayagala kabuusenga abalwadde abali obubi okubatuusa amangu mu ddwaliro basobole okufuna obujjanjabi.
Joseph Brick Junior ow’emyaka 24 yasoma gwa kukanika byuma era ge magezi gaakozesezza okukola ennyonyi gyeyesunga okubuusa. Farish Magembe ayogeddeko nabo.