Minisiita Awabudde Bya Rwomushana

0
1127

Ekitongole ekuvunanyizibwa ku byempuliziganya ekya Uganda Communication Commission kitandiise okunonyereza kubigambo ebyayogerwa eyaali mbega wa gavumenti Charles Rwomushana ku NBS TV nti ababaka ba paalamenti abakyala baling bamalaya.
Minista w’ebyamawulire ne technologiya Frank Tumwebaze yategezeza palamenti ensonga eno mulutuula olukubiriziddwa amyuka sipiika Jacob Oulanya akawungezi kaleero.