Mugula ne Ssemata Baakuttunka

0
1106

Omukubiw’ensambaggere Ronald Mugula waakulwana ne Umar “The Pain” Ssemata nga 25 omwezi guno mu Lulwana olusuubirwa okuba olwakaasa meeme.
Wetwogerera Ssemata ali Thailand gyeyetegekera Olulwana luno oluja okubera Ku MTN Arena e Lugogo, wabula Mugula agamba kino tekimutiisa.
Ono tumukyalideko mu gym yaZaabu e Bwaise gyali mu kutendekebwa.