Mukene Kati Afuna Kiralu, Bannansi Ba Rwanda Beenyigiddemu

0
604

Omwalo gwe Kiyindi ogusangibwa mu gombolola ye Najja mu disitulikiti ye Buikwe gwe gumu kwe gyo egisinga obunene ku nyanya Nalubaale era nga ku mwalo guno mukene yomu ku bika bye by’enyanja ebisinga okuvubibwa nga atusse n’okusikiriza bana nsi be Rwanda okujja nabo benyigire buterevu mu kuvuba basobole okwenogera ku nsimbi.
Bano bagamba nti omusimbi gwe banogga mu kuvuba mukene ku mwalo guno tegubalowozesa nakudda wabwe.