Musonyiwe Abasse Kaweesi

0
824

Abantu bangi nabuli kati bakyebuuza ddala kiki ekyatisiza abadde omwogeezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi, nga nabamu n’okuwera bawera nti abakikoze singa babagwa mu ttaano kajja kubajutuka.
Wabula Father John Lutalo ow’ekeleziya y’omutukuvu Ndereya e Ntinda Kigowa asabye abantu okusonyiwa abase Kaweesi babalekere Katonda abalamule. Abadde akulembeddemu okusabira omwoyo gw’omugenzi.