Obucupa Kati Bulimu Ssente

0
986

Nansana kyekimu ku bitundu abantu mwebasinga okumansa obucupa bwa Pulasitiika obuba bumaze okukozesebwa, anti abasinga baba tebakyabulamu mugaso, naye obucupa buno butuuse okufuuka zaabu.
Meeya Regina Kayiwa akakasiza nga bwebaliko mukutu gwebaguddewo kwebagenda okutundira obucupa buno era bangi bagenda kukifunamu.