Okubala Abayizi Mu Masomero

0
1066

Gavumenti ya Uganda efiirwa siringi obuwumbi 60 buli mwaka ku ssente zeefulumya ku bayizi ba bonna basome, nga zino zigenda ku bayizi abempewo.
Bw’erabye guli gutyo minisitule ekwatibwako ey’ebyanjigiriza neesalawo okutandika okubala abayizi mu bonna basome ategeere omuwendo gwabwe olwo emanye ensimbi zeerina okufumya.