Okusobya Ku Baana Kweyongera

0
605

Poliisi ekkukulumidde abazadde abebulankanya bwekituuka ku nsonga y’emisango egikwata kukwekakatika kubatanaba kwetuuka, poliisi begamba nti bebavuddeko nemisango gino okugobwa entakera.
Poliisi egamba nti kino kivuddeko abenyigira mu misango gino okweyongera anti bakikola bamanyi nti mpaawo agya kubakuba ku mukono.