Omutendesi Wa Cheptegei Atubuulidde Ekyagaanye Cheptegei Okutwala Omudaali

0
633

Ekyaleemesezza omuddusi omuddusi, Joshua Cheptegei okuwangula ekibinja ky’abasajja beyabadde akulembedde kyalese bangi nga banyeenya mitwe ng’endiga etenda enkuba.
Emisinde gyegyaggweredde nga buli omu yebuuza kyatuuse ku muddusi ono Uganda gweyabaddemu n’essuubi.
Grace Mbabazi akedde kunoonya mutendesi wa cheptegei n’amubuliira kyalowooza nti kyandiba nga kyekyamuviiriddeko buzibu.