Omuvuzi Wa Kaweesi Agalamiziddwa

0
1305

Omubiri gwa Godfrey Mambewa abadde avuga omugenzi Andrew Felis Kaweesi gugalamiziddwa ku bijja bya bajajaabe e namunsi, Nakaloke mu district y’e Mbale.
Ku kyalo kno Mambewa ayogeddwako ng’omwana abadde ow’eggonjebwa awa buli muntu ekitiibwa ate ng’abadde mukwano gwa buli omu. Mambewa era abadde muweereza mu kanisa redeemed of the Lord.