Omwana wo Ayagala Okusoma Ki? Tuwulirize Muzadde Oba Mwana?

0
1239

Abasomye okubulwa emirimu, nsonga ekyatakuza abakugu emitwe, nga kituusa n’abamu okulowooza nti ensimbi zaabwe ezaabasomesa zaafa ttoge.
Waliwo nabasoma naye nebatukiriza mukolo, kakati abakugu abamu bagamba nti obuzibu bwonna, buvudde ku Gavumenti erabika nga tefuddeyo kulambika kisaawe kya byanjigiriza, n’addala kukiwatagana n’okuwabula abaana abasoma.