Ssaabasumba Lwanga Awakanyizza Gavumenti Okusomesa Abaana Eby'ekikulu

0
1069

Ssaabasumba w’esaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga alabudde gavumenti ne bannakyewa abagaala okutandika okusomesa abaana abato enkola ey’okwegema okuzaala saako okubawa ebibaziyiza okuzaala nti kino tebageza nebakikola kuba ebikolwa byaabwe bikontana n’amateeka ga Katonda.