Ssente Za Global Fund Zikalubye

0
1055

Oluvanyuma lwebbaluwa enkambwe global fund gyeyawandikira Uganda, abakulu kati batuula bufoofofo okulaba butya bwebanayambamu Bannayuganda abatawanyizibwa akawuka akaleeta mukenenya, akafuba, n’omusujja gw’ensiri anti ensimbi ezisinga ezigula edagala bazijja mu Global Fund.
Globa fund yawandika nga yeemulugunya oluvannyuma lwa Uganda okusaba nti ku nsimbi ezibaweebwa okulwanyisa endwadde mbu ate bogelweeko ezokuzimba aba Global kyetakilizaganya nakyo.