Ssente Z'abavubuka Zibizadde E Mukono

0
664

Abavubuka abaaweebwa ez’abavubuka e Mukono baliira ku nsiko olw’ensimbi ezo okubafaako ne batatuukiriza bigendererwa byabwe.
Abavubuka 679 nga bali mu bibinja 56 bebaganyulwa mu bukadde obusoba mu 511m naye olwaleero werutuukidde nga bangi bejussa olunaku lwe bazifuna anti zibalemeredde okusasula ate nga ne gavumenti abayigga.