Twagala Buwunga Sso Ssi Nsingo, Abatuuze e Mayuge Baboggoledde Omubaka

0
749

Enjala emaamidde ebitundu by’eggwange eby’enjawulo etuuse okuleeta enjawukana mu batuuze ng’abatono abalina emmere bafuuka balabe b’abangi abafa enjala.
E Mayuge abatuuze batabukidde omubaka eyabatwalidde ensigo ez’obwereere nebamubuuza oba zezbanaalya. Eby’okwemulugunya byabadde tebinnaggwa ate ensigo neziggwaawo abamu nebafikka.
Katulabe ebyabaddeeyo.
DP.