Wuuno Omukyala Betrice Mukundane Alabirira Abaana Abatasigazza Mwasirizi

0
994

Emirundi mingi abakyala bazaala abaana naye olw’ensonga zetutamanyi nebabasuula ku makubo, mu kasasiro oba kaabuyonjo okweggyako obuvunaanyizibwa. Abaana bano oluusi tebamala lunaku ku nsi olw’embeera embi.
Okubonaabona olusi n’okufa kw’abaana abasuulibwa by’ebyaleetera omukyala Betrice Mukundane okutandika okulabirira abaana abatasigazza mwasirizi. Kino nno kimufudde wa ttutumu e Bushenyi gy’abayambira