Emisinde Gy'amazaalibwa ga Beene

0
914

Enkumi n’enkumi z’abantu bakulumuse okuva mu bitundu bya Buganda ne Uganda okutwaliza awamu nebeyiwa ku Lubiri e Mengo, okwetaba mu misinde gyokukuza amazalibwa gomutanda nga basonda ensimbi okulwanyisa ekimbe kya Nalubiri, oba sicle cell.