Minisita Nadduli Avuddemu Omwasi Lwa Ttaka

0
1049

Minista wa guno na guli mu gavumenti eyawakati Alhajj Abdul Nadduli olwaleero avuddeyo n’akangula ku ddoboozi eri ekitongole kya Buganda ekivunanyizibwa ku ttaka ki Buganda Land Board, nga alanga abakungu baakyo okukozesa nga erinnya lya Ssabasajja okugobaganya nga abantu ku ttaka lyabwe ate nebaliguza abalala.
Alhajj Nadduli okwogera bino kiddiridde abantu abawera okwekubira nga enduulu nti bagobaganyizibwa ku ttaka mungeri etategeerekeka, nga n’olwaleero waliwo abambejja abamutuukiridde ng’era obuzibu bwakugobaganyizibwa ku ttaka.
Bushrah Namirimu alina ebisingawo…..

More News