Bugingo Yeesammudde Okwokya Bbayibuli

0
1344

Omusumba w’ekkanisa y’abalokole eya House of Prayer Ministries omusumba Aloysiuos Bugingo akayuukidde bagamba nti bagenda bamulima empindi ku mabega nga bakimusaako nga bweyakira Bayibuli nalyoka azikumako ogufumba emmere.
Omusumba Bugingo asinzidde mu kusaba kw’olunaku olwaleero nagamba nti alina obujulizi abuleete mukifo kyokumuwalampa.