Omulenzi Asse Kitaawe Lwa Ttaka e Mubende

0
1060

Omulenzi ow’emyaka 17 asse kitaAwe ng’entabwe eva ku kibanja. Kino kiddiridde omuvubuka ono kusanga nnyina ng’afudde, kwekusalawo okutta kitaawe yeddize ekibanjja.
Deo Kizza y’akkakkanye ku kitaawe n’amukuba akakumbi ku mutwe nga kigambibwa nti entabwe evudde kukibanja kyebabade bakaayanira Oluvannyuma lw’okuwulira nti nnyina affudde mu kiro.