Abacayina Baleke Bakole – Mubaka

0
1089

Amyuka omubaka wa China mu Uganda agugumbudde Bannayuganda abalemeddwa okuvuganya mu byobusuubuzi ne badda mu kwekalakaasa mbu bagoba Abachina.
Chu Mao Ming agamba nti abachina abakolera kuno tebalina tteeke lyonna lye bamenya nga n’olwekyo obusonga obutono buleke kwawula mu bantu.