Ab'e Mubende Bakaaba Lwa Mazzi Macaafu

0
1144

Abatuuze ku kyalo Bubanda mu Ggombolola ye Kigando-Mubende basattira lwa kubulwa mazzi mayonjo gebayinza okunywa n’okufumbisa emmere.
Batugambye nti n’omuwendo gw’abantu abalwala endwadde eziva ku bujama gweyongedde nnyo ddala mu baana abato.