Okusuula Ebibaluwa Tebinnagwa, Poliisi Erabudde Ababikola

0
1100

Ssaabapoliisi Gen. Kale Kayihura aweze nti waakujjayo naagomubuto, okulaba nti buli munnayuganda akuumibwa wamu n’ebintu bye.
Kayihura okwogera bino nga bannayuganda bangi emitima gibeewanise, olw’ettemu eriri mu ggwanga nga naabamu batuuse okwebuuza oba ddala tulina ebitongole byebyokwerinda.