Ababaka Babuuza Ku Bya 'Kyapa Mu Ngalo'

0
1048

Katikkiro wa Buganda Charles peter Mayiga asomesezza ababaka abava mu Buganda, enkola ya kyapa mu ngalo eyetoolza abangi emitwe n’abasaba bagende bagisomesa n’abantu bebakiikirira.
Ababaka bano abasobye mu 50 katikkiro abasisinkanye ku itebe kya Buganda ekikulu mu Bulange – Mmengo.