Abakolera ku Nguudo Bakaaba Lwa KCCA Okubasengula

0
641

Abaganda bagereesa nti mpulukutu za misota zigenda namiggo, luno olwaleero lutukiridde kubantu abatali bamu wano mu Kibuga Kampala, ababadde balemera mu buyumba obukyamu.
Abalala gyebakeredde okutenda Namutikwa w’enkuba afukumuse nga gwebabadde bagoba mu Gulu, ate ng’abalala batenda bukambwe bwa KCCA era ababulozezzako, abamu babadde bawangalira wano e Wandegeya, Kibalizi John abaddewo.