Abakozesa essimu basaba akakiiko Okuboongezaayo Nsale Ssale Y'okuwandiisa Ssimu

0
540

Abakozesa essimu basaba akakiiko kebyempuliziganya okwongezaayo Nsale Ssale eyasibwawo okusalako number ze simu zonna ezinaababteziwandikiddwa.
Bano okwekubira enduulu bagamba obudde obwaweebwa butono nnyo obwenaku omusanvu nga abantu abakozesa essimu bangi nnyo songa nenkola eyokwewandiiiza ku simu abamu ebalemye okozesa.