Abasawo Bakwatiddwa e Kiryandongo Lwa Kusaba Abalwadde NsimbI

0
700

Police y’ eKiriandongo eriko abajanjabi ba Kiryandondo Genral Hospital babiri be galide oluvanyuma lwokusaba abalwade ensimbi,balyoke bafune obujjanjabi ekitakirizibwa.
Bano obudde okutuuka okubadugalira kigoberedde okusaba ensimbi omukyala omuzito ne maama omu abadde atutte omwana omujanjaba naye nga babuwe tebazirina, abasawo nebabakasa nti awatali kukka Kasawo ebyobujanjabi mubyerabire nabo kwekuddukira mubalwanirizzi beddembe lyobuntu okukakana nga bano bakwatiddwa.