Abatemu Poliisi Abalaze Ensi

0
697

Ssaabaduumizi wa poliisi ya Uganda, Gen Kale Kayihura alaze bannamawulire abasajja abatebelezebwa okuba nti, beebabadde batta n’okubba Bannayuganda mu bitundu ebitali bimu.
Abasinga obungi ku basajja bano Kayihura agambye nti batuuze ba mu Kampala era nga mwebava okusasaanira eggwanga.