Alshabab ku Luno Ewedde, Uganda Esindise Abajaasi Abalala e Somalia

0
1094

Abajaasi abakunukkiriza mu 2000 olwaleero bebasiibuddwa boolekere eggwanga lya Somalia okukuuma eddembe, begatte ku bannaabwe.
Ng’asiibula abajaasi bano, omuduumizi w’amagye Gen. David Muhoozi abasabye banyweze UPDF obuwanguzi bweyatuukako edda, bweyafufuggaza abajambula ba Al Shabaab. Abalabudde ku kulinnyirira eddembe lya bannansi ba Somalia