Bikonde: Omurasha ne Omutanzania Bawera

0
781

Olwaleero abakubi b’ebikonde amakumi 20 abaneetaba mu lulwaana olutuumidwa “Last man standing” olunaabawo olunakulw’enkya ku club obligato mu kampala bapimidwa.
Mubano mwemuli n’omu Russia Shahin Adygezalov nga wa akuttunka n’omu Tanzania Amos Mwamakula mu lulwana olukulu nga luno lwangule yansi yonna.