Densite Ya Uganda Tefunika!

0
1190

Wabula ennaku abiri mu musanvu kaada ezitali mpandiise ne density zisalibweeko. Naye gwe densite yo wagifuna? Kyakutwalila bbanga lyenkana ki? Buzibu ki bweyayisseemu?oba bwewayitamu?
Abantu abasinga baleseewo emirimu gyaabwe okumala enaku eziwera naye okutuusa ne kati tebanafuna density zaabwe, ela bakyaliinda, naye okimanyi nti abakwatibwako ensonga eno bo sibakupapirwako?