Ebivu Bizinzeeko Amagana e Karamoja, Abalunzi Balajana

0
708

Abawangalira e Karamojja basiimye Gavumenti olwokubawa emirembe wabula mungeri yemu bali mukukuluma nga bagamba nti yakola bubi nnyo okubajjako emundu zaabwe.
Bano bagamba nti nebivu ebimalawo ente zaabwe byandibadde tebibabonyabonya kuba biretebwa ensolo ez’omunsiko, nga bwebali bakyalina emmundu ng’ensolo zino bazitta bussi naye kati zigya