Ebuggumu mu Kalulu K'e Kamuli, Emboogo Zinyoose

0
1371

Bwoba oli Kamuli nosanga abantu abamu nga balina enkufu mubwenyi, tobuuza akalulu akabindabinda akokuddamu okufuna omubaka wa Municipali ye Kamuli abamu kabalese banyiga biwundu.
Abawagizi ba FDC nebanabwe aba NRM bekubye mizibu ng’entabwe eva kubuli omu okusonga mu mulala nti yavuddeko obuzibu.