Ebya Ndagamuntu Bikyakaaye

0
1057

Bannakibuga okuva mu bitundu bya Kampala eby’enjawulo abagezzaako okufuna density zaabwe, ssi bamativu olw’engeri ekitongole ekizigaba ki National Identification Registration Authority (NIRA) gyekikolamu omulimu gwakyo.
E Nakawa, kompyuta balina emu yokka ekola ku ggombolola yonna, ate wano ku kitebe ky’eggombolola y’omukulu w’ekibuga, omubaka wa kampala central Muhammed Nsereko abyekwatiddemu ng’abakozi abaliyo babale.