Enkaayana Mu Katale E Nyendo

0
563

Wabadewo obunkenke ng’abasuubuzi bayingira akatale mu Nyendo.
Abasuubuzi betusanze ku katale kano batutegeezezza nti ebbanga ddene babadde balindirira okuyingira akatale kano oluvannyuma lw’okuggulibwawo omukulembeze w’eggwanga nga 2/ 12 omwaka oguwedde, naye waliwo abawuliddwako nga bakukuluma nti tebawereddwa middaala.