Essomero Ly'eKigo Ligenda, Abaana N'abazadde Bakaaba

0
591

Abayizi, abasomesa ssaako abazadde ba Kigo Primary school bakedde kwekalakaasa nga bawakanya  ekiteeso kya Buganda Land board ekitongole kya ssaabasajja kabaka eky’ebyettaka, ku kyebagamba nti babagobaganya ku ttaka  ngate baludde ku ttaka lino .
Abayizi bano nga bakulembeddwa mu abakulembeze baabwe bakira bakutte ebipande ebiriko ebigambo ebiwakanya eky’okubagobaganya ku ttaka era nebawera obutalivaako.