Gavumenti Ekenneenya Pulogulaamu ya Youth Livelihood

0
957

Ng’ebula emyezi esatu gyokka okutuuka ku nkomerero y’omutendera ogusooka ogw’abavubuka okufuan ensimbi eza Youth Livelihood program, Gavumenti eriko ekitongole ekyetongodde okuva wabweru okwekenneenya pulogulaamu ya gavumenti eno.
Okusinziira ku muteesiteesi omukulu mu ministule y’ekikula ky’abantu Pius Bigirimana agamba nti waliwo nenteekateeka empya Gavumenti gyereese okusindikiriza obwavu mu bavubuka.