KCCA FC Yetegekedde Empaka Za CAF

0
558

Omutendesi wa KCCA FC Mike Mutebi asanyukide ekibinja tiimu ye mweyasulidwa mu kalulu k’empakaza CAF Confederations cup akakwatibwa olunaku lwegulo.
Mutebi bino abyogeredde mu lukungaana lwa banamawulire olutuuzibwa kumaka ga KCCA e lugogo nga bwebetegekera okukyalira Express FC mu liigi y’eggwanga olunaku lwe nkya.
Ye omukwasiwagoolo Benjamin Ocan agamba nti asuubira tiimu ye okuzannya obulungi enkya.