Kkamera Zaakuteekebwa ku Nguudo Ennene Okusooka

0
497

Bangi muyinza okuba nga mwebuuza akasiriikiriro akaliwo mu kiseera kino bukya president Museveni alagira kamera enkessi zzissibwe mu bifo ebyenjawulo okusobola okukwata abamenyi b’amateeka.
Omusasi waffe azzeeyo ku poliisi okwetegereza omulimu wegutuuse.