"Mwogo" Asse Omuntu Omu e Tororo

0
959

Enjala kakutiya emamidde ebitundu byegwanga ebitali bimu ngevuddeko nabamu okukanuka ewaliriza abantu okutabukira Gavumenti amangu ennyo okubawa emmere.
Mu district ye Tororo abaayo beralikirivu nga byonna biva ku muwogo gwebabadde betanira ennyo okuba nti ate kati atandiise okubatuusa ewa Senkaaba. Waliwo omukazi afudde nga byona biva ku kulya muwogo agambibwa okuba ow’obutwa.