Nyanzi Azzeeyo E Luzira

0
1138

Omunonyereza w’e Makerere, Dr. Stella Nyanzi alabiseeko mu kkooti y’oku Buganda road mu Kampala, okuwulira emisango egimuvunaanibwa egyekuusa ku kwogera kalebule.
Banamateeka ba Stella Nyanzi basabye omulamuzi eremye okuyimirizaokuwulira omusango gwe okutuuka nga okusaba kwaabwe kwebateekayo mu kooti enkulu kuwulidwa.