Okulima Emmwanyi Kugonze

0
1576

Gavumenti etandise Kaweefube w’okuleeta bamusigansimbi okulima emmwanyi mu district y’e Kamwenge okulaba nti eyongera ku bungi bw’emmwanyi ekunglwa mu ggwanga.
Bamusiga nsimbi baakukolera wamu n’abantu babulijjo nga bano bagenda kuba nga bakozesa ettaka lyabwe nga nabo baabawa ssente gavumenti z’egenda kuteekawo ng’amagoba.