Okutema Abantu Kuzzeemu e Ssembabule

0
504

Ettemu lizzeemu mu bitundu by’e bbendebendo ly’e Masaka, nga kuluno abatamanyangamba balumbye bantu b’e ssembabule nebabatemaatema.
Ettemu lino likoleddwa kiro ekikeesezza olwaleero nga abazigu balumbye ekyalo ekiyitibwa kambulara mu ggombolola y’e mateete, kyokka tewali afudde naye bangi bapooca na biwundu.