Omulamuzi Akwatiddwa Lwa Bukadde Bubiri

0
677

Omulamuzi w’eddaala eryokubiri atuula e Nakawa mu Kampala Agnes Napio bimusobedde abobuyin bwebamukutte ng’agenze okukima enguzi asobole okukyusa ensala ye mu musango gw’okukaayanira omwana.
Abaateesezza ne Napio bebaatemezzaako abobuyinza era gyebiggweeredde nga Napio agudde mu kitimba.