Paalimenti Eyise Kayihura Enkya

0
1170

Paalamenti eyise bunnambiro ssaabapoliisi gen Kale Kayihura alabikeko mu paaliemnti eno, annyonnyole ku kittabantu ekiri mu Ggwanga n’ebibaluwa ebizze bisuulibwa wano na wali nga barabula okutuusa obulabe ku bannayuganda
Kayihura ayitiddwa mu kakiiko ka paalimenti akakola ku by’okwerinda olunaku olwenkya ayongere okutangaaza mpozzi ku bantu abazze bakwatibwa ku byekuusa ku kuttibwa kwa Kaweesi.