Siriimu Yeeyongedde e Kalangala

0
646

Abatuuze mu bizinga e Ssese Mukiseera kino beelarikilivu olw’omuwendo gwa batuuze banaabwe abeeyongedde okusiigibwa akawuka ka Mukenenya songa n’ebyenjigiriza ebyandi bayambye okumanya obulungi bikyaali bizibu ddala. Abobuyinza mukitundu kino bakitadde kubadigize abeyunira ebizinga nti bebavaako obuzibu.